Temugenda kutiisatiisa palamenti – kadaga

Omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt. Hon. Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo nategeeza nti Olukiiko olukulu olw’eggwanga terugenda kutiisibwatiisibwa muntu yenna nga bwelunaaba luwa endowooza yalwo ku Alipoota y’akakiiko ka COSASE ku Bbanka z’obusuubuzi omusanvu ezaggalwa. Ono agamba nti Palamenti yakukola emirimu gyayo nga bwegirambikiddwa mu ssemateeka w’eggwanga.

Ono yabadde ayanukula omukwanaganya w’ekibiina kya Central Bank Director Financial Markets Development Coordination, Benedict Sekabira, wamu ne Bannamateeka ba Kirkland Associates nga bano bebamu kuboogerwako mu Alipoota nti badibaga emirimu wamu n’okukola ensobi.

Credit: Parliament of Uganda

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

4 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

72 4 instagram icon