Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 116 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Emmotoka y’ebyennyanja ekoonye omu n’akalirawo – Buyende

October 4, 2016 · Mubiru Ali

Bwire Charles nga atemera mu gy’obukulu 47 yaatomeddwa mmotoka ebadde yeetisse ebyennyanja mu Disitulikiti y’e Buyende.ย 

Emmotoka eno ebyennyanja ebadde ebiggya ku mwalo gw’e Bukungu nga eyolekera bitundu by’e Busia era wano Bwire abadde asala oluguudo kwekumumiza omusu era kati z’ezikaza engoye nga wetwogerera omulambo gwe guggyiddwawo Police negutwalibwa mu ddwaliro e Kidera. Kitalo.