Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 163 listening Simba FM Live
Archive

Tag: news

Spice Diana lwaki wekubya ebifaananyi ngoyamba? – Bad Black

Shanitah Namuyimbwa aka Bad Black avuddeyo nayambalira omuyimbi Namukwaya Hajara aka Spice Diana bweyavuddeyo nateekayo ekifaananyi kyeyekubye nga…

Akakiiko ka Presidential Affairs kaagala Baminisita 3 bebaba bavunaanibwa ku by’amabaati

Akakiiko akavunaanyizibwa ku nsonga zobwa Pulezidenti akakola kukunoonyereza ku nsonga z’amabaati g’e Karamoja kavuddeyo nekawa alipoota yaako mwekaweeredde…

Abalamazi UNRA ebateereddewo olutindo basobole okusala Katonga

#KatongaUpdates Libadde ssanyu gyereere ng’ekibinja ekisooka eky’Abalamazi basala omugga Katonga ogwabbomoka nga wabula ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu…

Minisita Nandutu addukidde mu Kkooti etawulula enkayana za Ssemateeka

Okuwulira Omusango oguvunaanibwa Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Agnes Nandutu ogwokubba amabaati 2000 agaali agabantu…

Munnakibiina kya NUP abuziddwawo

Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga akulira ebigenda ku mutimbagano…

Omuzadde atabukidde ku Ssetendekero wa Kyambogo

Mukyala Lydia Nandala, omusomesa ku Nabuyonga Primary School mu Disitulikiti y’e Mbale olwaleero agumbye ku ssetendekero wa Kyambogo…

Pulezidenti Museveni alambula Greater Masaka

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero aguddewo mu butongole ettendekero lya Greater Masaka Industrial Skilling Hub. Ekifo kino…

Abalamazi babateereddewo olutindo okusala Katonga – Minisita Katumba Wamala

Minisita avunaanyizibwa ku by’enguudo n’entambula Gen. Edward Katumba Wamala avuddeyo nagumya abalamazi abakozesa oluguudo lw’e Masaka okudda e…

Minisita Muyingo atangazizza ku masomo agaggwako

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa avuddeyo nategeeza; “Olweggulo lwaleero, Omubeezi wa Minisita ow’ebyenjigiriza avunaanyizibwa ku matendekero…