Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 157 listening Simba FM Live
News

Abalamazi UNRA ebateereddewo olutindo basobole okusala Katonga

May 25, 2023 · Mubiru Ali
#KatongaUpdates
Libadde ssanyu gyereere ng’ekibinja ekisooka eky’Abalamazi basala omugga Katonga ogwabbomoka nga wabula ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kyataddewo olutindo olwakaseera okusabozesa Abalamazi okusala okweyongerayo n’olugendo lwabwe nga boolekera Namugongo.