Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,315 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: news

Ebbaluwa gyenawandiikira Pulezidenti bagikweka – Maj. Gen. Otafiire

Minisita avunaanyizibwa ku Nsonga z’omunda mu Ggwanga Maj. Gen. Kahinda Otafiire nategeeza Palamenti nti ebbaluwa gyewandiikira Pulezidenti Yoweri…

Gavumenti eyisizza etteeka okusolooza omusolo ku social media

Mu bbago lya Income Tax (Amendment) Act 2023, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni lyeyataddeko omukono ligamba nti Kkampuni z’emikutu…

Pulezidenti Museveni atadde omukono ku mabago 9

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yatadde omukono ku mabago g’amateeka 9 okuli okugafuula amateeka nga kuliko nerya Islamic Banking…

Abavubuka ba NUP basiimye Bobi Wine

Abavubuka Bannakibiina kya NUP okuva mu NUP/ People Power Youth Wing Buganda Region olunaku lw’eggulo bakyaddeko mu maka…

Greenwood agenda kwabulira Manchester United

Kkiraabu ya Manchester United evuddeyo netegeeza nga omusambi Mason Greenwood bwagenda okwabulira kkiraabu eno oluvannyuma kwokutuuka kunzikiriziganya. Man…

Poliisi e Yumbe ekyalemedde ebintu bayffe – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo; “Uganda Police Force…

Ssaabasajja atuguliddewo Olukiiko lwa Buganda – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II atugguliddewo Olukiiko lwa Buganda, olutuula olwa 31, n’atukubiriza…

Ssaabasajja akubirizza Abaami abaggya okubeera ekyokulabirako

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akulisizza Abaami abaweereddwa obuvunaanyizibwa obutali bumu era neyeebaza abaami abawummudde olw’ettofaali lyebatadde…

Abantu abasengulwa ku ttaka balina okufuna obwenkanya mu bwangu – Kabaka

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II: “Tukyawulira abantu baffe abasengulwa ku ttaka mu bitundu ebitali bimu. Bwebagenda mu…