Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,273 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: news

NUP esabidde Ssenteza e Masaka

Abakungu okuva mu kibiina kya National Unity Platform nga bakulembeddwamu Pulezidenti w’ekibiina, Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine,…

Museveni nga bwewategedde nti waliyo abasibibwa olwebyobufuzi kati bayimbule – Rubongoya

Ssaabawandiisi w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP, David Lewis Rubongoya ayagala omukulembeze w’Eggwanga Yoweri Kaguta Museveni ayimbule…

Munnayuganda Dorcus Bashema Kirabo asemberedde okumenya likodi y’Ensi yonna

Dorcus Bashema Kirabo aka Mama_d256 ayisizza likodi eyateekebwawo Hilda Baci’s eyessaawa 93 n’eddakiika 11, okumenya likodi eriwo mu…

Kitalo! Omuwandiisi w’ebitabo by’Olulimi Oluganda Kisirikko afudde

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Kitalo nnyo nnyini ekya Omw. Lukabwe Fred Kisirikko Mukama gweyajjuludde. Obuganda ne Uganda tugenda…

Abantu 3 abattibwa abagambibwa okubeera abayeekera ba ADF e Kamwenga baziikiddwa

Adrine Ngwabize Kamahanga, 72 aziikiddwa ne bazzukulu be 2 nga bano battibwa abagambibwa okubeera abayekeera ba ADF abalumba…

Omukazi asudde omwana e Busega

Maama atalina wasula nga ye Atuhaire Brendah okusinziira ku bbaluwa gyalese asudde omwana Omumbejja Namakula Zainab we nasaba…

Munnayuganda avuddeyo okumenya likodi y’okufumbira ebbanga eppanvu

Munnayuganda Dorcus Bashema Kirabo aka Maama D yesowoddeyo okumenyawo likodi y’Ensi yonna eyokufumbira emmere ebbanga eddene nga wetwogerera…

Kitalo! Abantu 5 bafiiridde mu kabenje

Kitalo! Abantu 5 okubadde omukyala n’abaana 4 bafiiridde mu kabenje ku kyalo Towei, okuliraana Sipi mu Disitulikiti y’e…

Bannayuganda muveeyo mwegatte ku bavuddeyo okununula Eggwanga – Besigye

Eyaliko omukulembeze w’ekibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo nasaba Bannayugadna okukwatagana badde…