Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,057 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Kitalo! Omuwandiisi w’ebitabo by’Olulimi Oluganda Kisirikko afudde

December 27, 2023 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Kitalo nnyo nnyini ekya Omw. Lukabwe Fred Kisirikko Mukama gweyajjuludde.
Obuganda ne Uganda tugenda kumusaalirwa nnyo olw’obukugu bwe mu lulimi Oluganda, ate ng’abadde muwandiisi wa bitabo. Abadde kyakulabirako nnyo eri abantu okumanya nti obulemu ssi buteesobola.”