Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 991 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Museveni nga bwewategedde nti waliyo abasibibwa olwebyobufuzi kati bayimbule – Rubongoya

December 28, 2023 · Mubiru Ali
Ssaabawandiisi w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP, David Lewis Rubongoya ayagala omukulembeze w’Eggwanga
Yoweri Kaguta Museveni ayimbule Olivia Lutaaya n’abasibe abalala abaakwatibwa olw’ebyobufuzi bwekiba nga ddala yakitegedde jjuuzi lyeyabuuzibwa ekibuuzo ekikwata ku Lutaaya bweyali ayogerako eri Eggwanga.
Rubongoya agamba nti tekisoboka omuntu akulira amaggye owokuntikko obutamanya ku bantu bavunaanibwa naddala nga Lutaaya, omukyala yekka avunaanibwa emisango mu Kkooti y’amaggye.