Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,057 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Munnayuganda Dorcus Bashema Kirabo asemberedde okumenya likodi y’Ensi yonna

December 27, 2023 · Mubiru Ali
Dorcus Bashema Kirabo aka Mama_d256 ayisizza likodi eyateekebwawo Hilda Baci’s eyessaawa 93 n’eddakiika 11, okumenya likodi eriwo mu Guinness World Records alina okufumibira essaawa endala 19 okumenya likodo eyessaawa 119 n’eddakiika 57 eriwo kati.
Abantu ab’enjawulo bavuddeyo okulaga obuwagizi bwabwe omuli ne CEO wa Uganda Tourism Board-UTB, Lilly Ajarova. Wetwogerera yakafumba ebijjulo 105 eya yakafumbira essaawa 103:05:36.