Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 283 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: news

Norbert Mao yegaanye ekyokuteesa ne NRM okuleeta omuntu omu mu 2026

Ssekaggale wa Democratic Party Uganda era nga ye Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’amateeka n’essiga eddamuzi Norbert Mao atabukidde…

Bamusiga nsimbi abatembeeya essepiti bagenda kukwatibwa – Col. Nakalema

Akulira akakiiko okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga akavunaanyizibwa ku basigansimbi aka @State House Investors Protection Unit, Col. Edith…

Ku kisaawe Entebe begezezzaamu ku ngeri gyebagenda okwanirizaamu abagenyi

Olunaku lw’eggulo ku kisaawe ky’ennyonyi ekya Entebe International Airport ebitongole ebyenjawulo byegezezzaamu ku kifo awatuukira abakungu ku ngeri…

Mukyala Nakyobe asisinkanye abagenda okuvuga aba NAM

Head of Public Service era nga ye muteesiteesi omukulu ow’olukuŋŋaana lwa NAM, Lucy Nakyobe enkya yaleero asisinkanye ba…

Abaaliko ba Ssaabaminisita ne vice president boolekedde okwefunira emotoka empya

Minisitule ya Public Service evuddeyo netegeeza nti yetaaga obuwumbi 7 mu obukadde 200 okugula emotoka empya kapyata ezaabaliko…

Nnaabagereka akyalidde ku Basaakaate

Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda atuuse ku ssomero lya Hormisdallen e Gayaza okulambula Abasaakaate wamu n’okubaako byabayigiriza ebinaabayamba mu…

Mao ayagala enkolagana ya DP ne NRM ezzibwe buggya

Ssenkaggale w’ekibiina kya Democratic Party Uganda era nga ye Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka Norbert Mao akawangamudde…

Poliisi ekutte ababbi b’emotoka e Mukono n’e Masaka

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza ng’ekitongole kya Poliisi ekirwanyisa obunyazi obw’emmundu ekya Flying Squad…

Uganda Airlines eguze bbaasi ya kayoola

Kiira Motors etongozza bbaasi empya gyetuumye Uganda Airlines coach, bwabadde annyonyola oluvannyuma lwokugyekebejja okugenda mu maaso wali mu…