Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 270 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest

Nkiyita kwegemulira kuba muwa ekitiibwa naye amazima yabba – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Kituufu munaffe yegemulira obukadde 500, nkozesa ekigambo…

Ekyatuukawo e Kiteezi bwali bulagajjavu bwa Gavumenti – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Bingi ebyali bisobola okukolebwa nga enjega y’e…

Tusaba kutusonyiwa olw’abantu bammwe abattibwa – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lw’eggulo yasisinkanye famire okuli ey’omugenzi Col. (Rtd). Charles Okello Engola Macodwogo ne Zebra…

Nali mpoolera Bbosa ne famire ye batta kitange – Tabula Luggya

Tabula Luggya omuntu omukulu mubavunaanibwa okwenyigira mu ttemu lyeyali omukulu w’ekika ky’e ndiga Eng. Bbosa Kakeedo olunaku lw’eggulo…

Minisitule y’Ebyensimbi egenda kufulumya obuwumbi 10 – Kabanda

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Kasambya County Daudi Kabanda avuddeyo ku mukutu gwe ogwa…

Tunoonyezza Bwette naye talabikako – LOP Ssenyonyi

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nti bagezezzaako okuzuula Daniel Bwete…

Entuula za Palamenti mu bitundu kuba kwonoona ssente ya Munnayuganda – LOP Ssenyonyi

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform, Joel Ssenyonyi avuddeyo nanenya Palamenti olwokuvaayo nebasiiga ettoomi ye…

Kkampuni 8 endala zaagala kusonyiyibwa misolo

Gavumenti esabye Palamenti ekirize kkampuni 8 wamu n’abantu ssekinoomu okusonyiyibwa omusolo oguweza ensimbi obuwumbi 13 mu obukadde 391,…

UPDF erumbye enkambi za Kony 3 mu Central African Republic

Bakkomando b’Eggye lya UPDF nga bali wamu n’abasirikale b’eggye lya South Sudan People’s Defence Forces (SSPDF) wamu n’aba…