Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 248 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest

Pulezidenti Museveni mu 1986

#EbirwaBikyuuka; Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu 1986 yagamba nti ebintu ebikulu byeyalina okutandikirako kwekuzzaawo demokulasiya wamu n’okukuuma abantu…

Aba booda booda mugira mulindako tulinda Pulezidenti kutuwabula – CP Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo ku nsonga ya booda booda okuba nga zikoma ssaawa…

Kakwenza azzeemu nakwatibwa nga yakateebwa mu kkomera e Kitalya

Omuwandiisi Kakwenza Rukirabashaija kigambibwa nti azzeemu nawambibwa nga yakafuluma ekkomera e Kitalya mu motoka ekika kya Double-Cabin ngendabirwamu…

Pulezidenti Museveni awadde Ssaabasumba Ssemogerere emotoka empya

Omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga Rt. Maj. Jessica Alupo; “Pulezidenti akuwadde kirabo ky’amotoka Land Cruiser Prado eri ggwe, Archbishop Ssemogerere,…

Ssaabasajja Kabaka aweerezza Ssaabasumba omuggya obubaka

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II obwetikiddwa Omulangira David Wasajja eri Ssaabasumba omuggya ow’essaza ly’e Kampala…

Maj. Gen. Kandiho akyuusiddwa okuva mu CMI

Eyaliko omuduumizi wa UPDF Special Forces Maj. Gen. James Birungi alondeddwa okukulira Chief of Military Intelligence – CMI,…

5 bafiiridde mu mataba e Kisoro

Kitalo! Abantu 5 bandiba nga bafudde nga nabawerako tebakubwako kimunye oluvannyuma lwa namutikwa w’enkuba eyatonnye mu kiro ekiyise…

Male Mabiriizi ayagala bamuwe Driving Permit ya Pulezidenti Museveni

Munnamateeka Male Mabiriizi Kiwanuka awandiikidde Minisitule y’ebyenguudo n’entambula nga ayagala amuwe kkopi ya Driving Permit ya Pulezidenti Yoweri…

Ssaabasumba Ssemwogerere atuuziddwa

Archbishop w’essaza lya Kampala omuggya The Most Rev. Paul Ssemwogerere atuuziddwa olunaku olwaleeo ku mukolo ogubadde ku Lubaga…