Abantu 5 bandiba nga bafudde nga nabawerako tebakubwako kimunye oluvannyuma lwa namutikwa w’enkuba eyatonnye mu kiro ekiyise mu Disitulikiti y’e Kisoro erese nga amazzi ganjadde mu bitundu ebiwerako.
Ennyumba eziwerako zayononeddwa amataba, nga amazzi ganjadde mu nguudo zonna nga zijudde amayinja nettosi.
📸 Uganda Red Cross Society
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.