Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 484 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: latest

Kkooti egobye okujulira kwa Mukesh ku Ssenyonyi

Kkooti Ejulirwamu mu Kampala olunaku olwaleero ekakasizza Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi ng’omubaka wa Nakawa West…

Poliisi egenda kukwata mwenna abagamba nti Oulanyah yafa butwa – CP Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwemaze okuggulawo omusango ku kitebe kya…

Omujulizi Gavumenti gwereese mu gwa Ssegiriinya ne Ssewanyana abalumirizza

Omuwaabi wa Gavumenti Birivumbuka Richard ategeezezza Kkooti olwleero nti Ssenyonga Wilson ng’omulu yeyita Tony Nyonga 25, nga Munyarwanda…

Gavumenti ereese omujulizi omulala mu gwa Ssegiriinya ne Ssewanyana

Munnamateeka w’Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Hon. Ssegiriinya Muhammad ne Hon Allan Ssewanyana, Shamim Malende ategeezezza…

Mwasse abasirikale bange nzijja – Gen. Muhoozi

Omuduumizi w’Eggye lya UPDF eryokuttaka Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Ng’eggye eryokuttaka tuwadde Abatukana nsalesale! Bano nabo baalina omukono…

Abawagizi ba NUP bagoba Minisita mukuziika ASP Kirumira – Hon. Kabanda

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM owa Kasambya County David Kabanda avuddeyo ku mukutu gwa Twitter;…

IGP akuzizza abasirikale 198

Omuduumizi wa Uganda Police Force IGP J.M Okoth-Ochola olunaku olwaleero akuzizza abasirikale ba Poliisi 198 abamaliriza okutendekebwa kw’emyezi…

Basatu basindikiddwa ku alimanda lwakukumpanya zababazzi

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi wamu n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House…

Muleme kutuzza mu nsobi ezaaliwo – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nakigenderera obutoogera ku Jacob Oulanyah nga nindirira akaseera akatuufu, wabula bwewazzeewo abaagala ekifo kye…