Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 198 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Tag: latest

Ababaka kyaddaaki bakiriziddwa okulaba ku mubiri gwa Oulanyah

Ababaka ba Palamenti wamu n’aba Famire ya Jacob Oulanyah bafunyeeyo akaseera okukuba eriiso evvanyuma ku muntu waabwe ku…

Abadde awa owa NPPBUG enguzi akwatiddwa

Constantine Wandira nga ono y’omu kubateekerateekera ekibuga Iganga, akwatiddwa abalondoola okuteekerateekera ebibuga aba National Physical Planning Board Uganda…

Ettaka lyobba tebakuziika nalyo – Archbishop Kazimba

Archbishop Samuel Stephen Kaziimba Mugalu; “Bangi ku mmwe mulwanira ettaka abalala nemulibba, naye ettaka eryo lijja kugamba, ‘twalako…

Pulezidenti Museveni atuuse e Kololo

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu ne Mukyala we Janet Kataaha Museveni batuuse ku kisaawe e Kololo awagenda okubeera…

Omubiri gwa Oulanyah gugiddwa ku Palamenti awakumiddwa olumbe

Enteekateeka zokutwala omubiri gw’omugenzi Jacob Oulanyah ku Kisaawe e Kololo awagenda okubeera okukungubaga kwe Ggwanga lyonna kuwedde. Omubiri…

Okukungubagira Oulanyah okw’eggwanga lyonna kuli Kololo

Omubiri gwa Sipiika Jacob Oulanyah gutuusiddwa ku kisaawe e Kololo awagenda okubeera okukungubaga okweggwanga lyonna nga Pulezidenti Yoweri…

Koeman wakusikira Van Gaal ngomutendesi

#SimbaSportsUpdates; Ronald Koeman yagenda okuddira Louis Van Gaal mu bigere ng’omutendesi wa Netherlands oluvannyuma lwa FIFA World Cup…

Sipiika agaanyi ababaka okukuba eriiso evvanyuma ku Oulanyah

Omubaka akiikirira Bukomansimbi North Christine Nandagire avuddeyo nasaba Sipiika abakirizze bakube eriiso evvanyuma ku Sipiika Jacob Oulanyah. Wabula…

Katikkiro bamwanjulidde ekikopo Buddu kyeyawangula

Ttiimu y’e Buddu nga ekulembeddwamu Pookino Owekitiibwa Jude Muleke, banjulidde Katikkiro Charles Peter Mayiga ekikopo kyebawangula mu mpaka…