Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 500 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Omubiri gwa Oulanyah gugiddwa ku Palamenti awakumiddwa olumbe

April 6, 2022 · Mubiru Ali
Enteekateeka zokutwala omubiri gw’omugenzi Jacob Oulanyah ku Kisaawe e Kololo awagenda okubeera okukungubaga kwe Ggwanga lyonna kuwedde. Omubiri gwe oluvannyuma gwakutwalibwa mu Disitulikiti y’e Omoro gyegusuubirwa okutuusibwa ku ssaawa mwenda ezolweggulo.
Wabula ensonga yokukuba eriiso evvannyuma ku mubiri gw’omugenzi nga gutuusiddwa mu Omoro yakusalibwawo aba Famire.