Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye!
News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
Sipiika agaanyi ababaka okukuba eriiso evvanyuma ku Oulanyah
April 5, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Bukomansimbi North Christine Nandagire avuddeyo nasaba Sipiika abakirizze bakube eriiso evvanyuma ku Sipiika
Jacob Oulanyah. Wabula Sipiika Rt. Hon. Anita Among abategeezezza nga bweyabadde amulabye edda ku lwabwe era namwambaza ekyambalo kya Palamenti.
#RIPOulanyah