Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 945 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Tag: latest

Hajji Isaac Mulindwa bamutemye lwa ttaka

Waliwo Abantu abalumbye Hajji Isaac Mulindwa nebamutematema wamu n’okwonoona emotoka ye bweyabasanze nga bazimbye ennyumba yabakuumi ku ttaka…

Sipiika Ssaabaminisita ne Vice Presidenti baliira ku nsiko? – Hon. Ssemujju

Omubaka wa Kira Municipality Hon.Ssemujju Ibrahim Nganda avuddeyo nalaga obweralikirivu bwe olwa Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime…

Abazigu balumbye Sseminaaliyo y’e Nswanjere

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere avuddeyo nalangirira ennaku ssatu ez’okusaba n’okwegayirira Omutonzi olw’obulumbaganyi obwakoleddwa ku Sseminaaliyo…

Abakyala abakwatibwa ku lunaku lw’abakyala nga bekalakaasa bayimbuddwa

Abakyala Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP abakwatibwa nga bekalakaasa ku lunaku lw’abakyala abasindikibwa ku alimanda gyebamaze…

Temugeze nemukuba enkungaana nga temufunye lukusa – Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nalabula Bannabyabufuzi abalowooza nti bagenda kukozesa ekiragiro kya Kkooti Etaputa…

Aba Opposition lwaki mubuukira ebitabakwatako – Dombo

Director Information and Publicity mu Kibiina kya National Resistance Movement – NRM Emmanuel Lumala Dombo avuddeyo navumirira eky’abamu…

Pulezidenti Museveni mwesiga mu bintu ebimu – Norbert Mao

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ekitongole ekiramuzi mu Ggwanga Norbert Mao; “Nyinza okuba…

Leero giweze emyaka 6 bukyanga AIGP Kaweesi attibwa

Bwerwali bweruti nga 17-March-2017, AIGP Felix Kaweesi nattibwa abatamanyangamba bweyali ava mu makaage. Ono yattibwa ne Ddereeva we…

Omubiri gwa Munnayuganda eyafiira e Turkey gukomezeddwawo

Omulambo gwa Munnayuganda eyafiira mu Musisi eyayita mu Ggwanga lya Butuluuki, Florence Babirye enzaalwa y’e Lwengo gutikiddwa ku…