Breaking
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 404 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: latest

IGG talina kunnyonyola Bannayuganda ku kyaba asazzeewo – Deputy IGG

Omumyuuka wa IGG Patricia Ochan bwabadde ayogerako eri Bannamawulire ayanukudde Ssentebe wa COSASE Joel Ssenyonyi namutegeeza nti okusinziira…

Ssenyonyi yewuunyizza IGG okuggya emisango ku Ebiru

Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti aka COSASE Joel Ssenyonyi, avuddeyo nategeeza nti yewuunyizza nnyo era kyamukubye wala okuwulira nti…

Ab’e Katonga mulekerawo okukozesa obubonero bwa FDC – Amuriat

Obukulembeze bwa FDC e Najjanankumbi obukulemberwa Patrick Oboi Amuriat bulabudde ab’ekiwayi kye Katonga obutaddamu kweyita bakulembeze ba FDC…

Abayizi ba Kasana Junior baleeteddwa e Kiruddu

Abayizi b’essomero lya Kasana Junior School mu Kibuga Masaka eryakutte omuliro mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa kumi…

Pulezidenti wa DRC ategeezezza nga bwagenda okuzimba ekikomera ku nsalo ya DRC ne Rwanda

Pulezidenti wa Democratic Republic of the Congo, Felix Tshisekedi alangiridde nti agenda kuzimba ekikomera ku nsalo yaabwe ne…

UHRC etuulidde okwemulugunya kwaffe ku kutyoboola eddembe lyobuntu

Pulezidenti wa Forum for Democratic Change ow’ekiwayi ky’e Katonga Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti bakoze kyonna ekisoboka okulwanirira…

Minisita avunaanyizibwa ku byobuwangwa atandise okulambula ebifo eby’ennono

Minisita w’Obwakabaka bwa Buganda avunaanyizibwa ku by’Obuwangwa, Embiri, Amasiro, n’Ebyokwerinda Dr.Anthony Wamala atandise kaweefube w’okulambula ebifo by’ennono. Ono…

Kitalo! Abayizi 2 bafiiridde mu muliro ogukutte ekisulo ky’essomero e Masaka

Ab’obuyinza bakakasizza nti abayizi okuli; Malik Katende ne Aloysius Katende bebafiiridde mu muliro ogukutte ekisulo ky’abalenzi eky’essomero lya…

Abaasomerako ku ssomero lya Kisubi Girls balidduukiridde

Abaasomerako ku ssomero lya Kisubi Girls Primary School eryakwata omuliro gyebuvuddeko batandise okudduukirira essomero lino okusobola okuzzaawo ebyayonoonebwa…