Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 570 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Ssenyonyi yewuunyizza IGG okuggya emisango ku Ebiru

October 31, 2023 · Mubiru Ali

Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti aka COSASE Joel Ssenyonyi, avuddeyo nategeeza nti yewuunyizza nnyo era kyamukubye wala okuwulira nti IGG yaggye emisango gyobukenuzi n’okulya enguzi ku eyali ED wa Uganda National Bureau of Standards – UNBS David Ebiru wadde nga yawa Gavumenti obujulizi obumala okumuluma ku misango gino omwali n’obwo ye yennyini okweyogerera nti yawaayo obukadde 100 okulaba nti kkontulakita ye eyali eweddeko ezzibwa buggya.