Breaking
News: Rev. Fr. Achilles Mayanja Ssali nga ye Cathedral Administrator wa Lubaga, yavuddeyo nawa Gavumenti amagezi ku milamwa gwa bulungi bwansi. News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Hon. News: Oooo…..kiikyo kiikyo! Ngokyebuuza nti ekyo kiki? Takula omutwe oyanukule kino
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,294 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: latest

NRM esaasanyizza obuwumbi obusoba mu 40 ku Bannakibiina e Kololo

Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abagenze mu ttabamiruka nga balina abaana bawulirwa mu katambi nga babanja…

Kadaga kati adaaga lwa kifo mu NRM, Among amuwuzze akalulu

Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among awangudde Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga ku kifo ky’omumyuuka wa Ssentebe omukyala…

Sipiika Among ayimirizza COSASE okunoonyereza ku by’omwala gw’e Nakivubo

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Annet Among avuddeyo nalagira Akakiiko akavunaanyizibwa ku kulondoola emirimu gyebitongole bya Gavumenti aka…

Tetugenda kudda mu maaso g’omulamuzi Baguma – Bannamateeka ba Besigye

Bannamateeka ba Rtd Col. Dr. Kizza Besigye wamu n’omuyambi we Hajji Obeid Lutale Kamulegeya bavuddeyo nebakomba kwebaza eriibwa…

Mutabani wa Tanga, Collins awangudde ekya NRM Youth League

Collins Tanga ngono mutabani wa Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda mu National Resistance Movement – NRM alangiriddwa ku buwanguzi bwa…

Lwaki munenya olwakasiimo akomulundi ogumu nga waliwo abafuna obwemirundi 3? – Hon. Mpuuga

Omubaka akiikirira Nnyendo – Mukungwe Hon. Mathias Mpuuga Nsamba ngannyonyola ku kasiimo kebagamba nti yakegemulira. Ono ajjuliza ku…

Muve mu katembe, ekifo ky’obwa Pulezidenti kya kitiibwa – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo ku mukutu ggwe ogwa X neyemulugunya ku ngeri abaagala okwesimbawo ku kifo ky’Omukulembeze…

Abasuubuzi abakwatibwa bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

Munnamateeka Shamim Malende era nga ye Mubaka omukyala owa Kampala olunaku olwaleero ayambyeeko Abasuubuzi bomu Kampala abakwatiddwa Uganda…

Tiketi z’omupiira wakati wa Uganda ne Senegal ziweddewo

Dr. Dennis Mugimba, AFCON/CHAN-LOC avuddeyo nategeeza nti weziweredde essaawa 9 ezolwaleero nga tiketi z’omupiira gwa Uganda ne Senegal…