Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
News
Sipiika Among ayimirizza COSASE okunoonyereza ku by’omwala gw’e Nakivubo
August 27, 2025 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Annet Among avuddeyo nalagira Akakiiko akavunaanyizibwa ku kulondoola emirimu gyebitongole bya Gavumenti aka COSASE akakulemberwa Hon. Medard Lubega Sseggona okuyimiriza bukubirire okunoonyereza ku ngeri omwala gwe Nakivubo gyegwawebwamu Hamis Kiggundu okuguzimbako, nabategeeza nti yataddewo Akakiiko akake k’abantu 5 okukola omulimu guno.
Bya Barbara Nabukenya