Ssentebe wa Disitulikiti avunaaniddwa gwakubba motoka ya Gavumenti

Pinterest LinkedIn Tumblr +
SSENTEBE AVUNAANIDDWA KUBBA MOTOKA YA GAVUMENTI:
Hon. Kiyonga Adamson Francis, Ssentebe wa LC5 owa Disitulikiti y’e Amudat olunaku olwaleero avunaaniddwa omusango gw’okubba emotoka ya Gavumenti ya Yuganda eyali egudde ku kabenje nnamba UG O654Z ngebalirirwamu obukadde 130.
Kigambibwa nti yagibba ku Poliisi y’e Matugga nagitunda mu sipeeya. Asindikiddwa ku alimanda okutuusa nga 31-3-2021.
Share.

Leave A Reply