BREAKING NEWS
Observer: Minister Anite urges boda boda riders to save for the future Observer: Woman arrested with over 100kgs of marijuana in Arua Pulse Uganda: Who is Lina Zedriga, the woman chosen to lead NUP in Bobi Wine’s absence? East News: KAMPALA: Two Women Arrested For Impersonating Landowner to Process Loan East News: Namisindwa Parish Chiefs Protest Shs179M Allowance Delay Pulse Uganda: World Oral Health Day: Unilever campaign targets school children in Kampala, Wakiso MBU: Unilever Uganda, Pepsodent Oral Health campaign targets 100,000 pupils in Central Uganda MBU: Smirnoff Fiesta, Etania bring unforgettable energy to Bbosa Hostel courtyard in Nkozi

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Ssemaka yeetuze lwakutulugunyizibwa mukyala we

Waliwo omusajja mu Disitulikiti y’e Mayuge eyeggye mu bulamu bwensi eno nga alaga obutali bumativu  bwe nga entabwe eva ku mukyala we okumutulugunyanga entakera.

Anthony Oketch nga wa myaka 45 y’asangiddwa nga omulambo gwe ggulengejjera ku muti gw’omuyembe nga yeeyimbyemu ogwakabugu era nga alese abaana munaana.

Ssentebe w’eggombolola y’e Musubi Hamuza Isabirye akakasizza bino wabula n’awa abafumbo amagezi okwewalanga obutabanguko mu maka nti bwekiba kigaanye beeyunire abantu ababasingako naye nga tebatwalidde mateeka mu ngalo.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply