Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 749 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Tukyanoonyereza ku bantu abagambibwa okuwambibwa

February 4, 2021 · Mubiru Ali
Minisita w’ensonga z’omunda mu Ggwanga Gen. Alhajji Abubaker Jeje Odongo avuddeyo ku bantu abawambibwa; “Tulina ensonga z’abantu abagambibwa okuba nga bawambibwa 44. 7 bakwatibwa nebavunaanibwa nebateebwa ku kakalu. 4 bakwatibwa, 11 baddamu okulabika oluvannyuma lw’enaku 3. 31 tukyabanoonya era okunoonyereza kugenda mu maaso.”
Bino Minisita abyogeredde mu Palamenti ngayanukula ebigambibwa nti abantu bawambibwa wamu n’okulinyirira eddembe lyabwe.
Minisita Odongo asabye Bannayuganda okuvaayo baddukire ku Uganda Police Force bekubire enduulu singa balaba emotoka yonna ekika kya ‘drone’ nga abagirimu bawamba omuntu.