BREAKING NEWS
MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits Observer: The mind at work East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Kkampuni ya Bus eya Gaagaa egiddwako license okumala omwezi gumu

Minisitule y’ebyentambula mu ggwanga nga eyita mu Kitongole kyayo ekivunaanyizibwa kukugaba License z’okusaabaza abantu mu ggwanga ekya Transport Licensing Board (TLB) eragidde Kkampuni ya Bus eya Gaagaa egibweko License okumala omwezi gumu omuli obubenje omufiiridde abantu abawerako.

Winstone Katushabe, nga ono ye Ssaabawandiisi wa Transport Licensing Board yagambye nti batudde ne basalawo okuyimiriza license ya Kkampuni eno era nga balagidde Kkampuni eno okuzaayo ba Ddereeva baayo okutendekebwa wamu n’okubagezesa okulaba oba basobola okuvuga emotoka ey’abantu 67 nga tebanaddamu kuvuga.

Katushabe yagambye nti kino tekigenda kukoma ku Kkampuni ya Gaagaa yokka wabula ne Kkampuni endala zakuyita mu nkola y’emu era nga bagenda kuteeka obuuma obulondoola bus zino okumanya gyezitambulira na ku misinde ki.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply