Ssaabawolereza wa Gavumenti ayagala Kkooti egobe omusango gwa Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ssaabawolereza wa Gavumenti William Byaruhanga ategeezezza Kkooti nti bbo kyebamanyi Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine tasibibwangako mu maka ge lwakulonda.
Ono era asabye Kkooti ereme kukiriza kwongerako bujulizi bulala kuba kitegeeza nti Gavumenti erina okutegeka okuddamu okulala ekitegeeza nti obudde buyita kuba Eggwanga lirindiridde okukakasibwa kw’omuntu eyalondebwa. Asaba omuntu gugobebwe era Kyagulanyi asasule omuwawabirwa ensimbi zonna zayonoonye mu musango guno.
Share.

Leave A Reply