97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ssaabasajja Kabaka asiimye naazimbira abantu abeetaaga okubeerwa mu Ssaza lye Kkooki ennyumba

Ssaabasajja Kabaka asiimye naazimbira abantu abeetaaga okubeerwa mu Ssaza lye Kkooki ennyumba ez’omulembe okusobola okukyuusa embeera zaabwe.
Omukolo gwokukwasa ennyumba abantu bano gukoleddwa Minisita w’Ettaka Obulimi n’obutondebwensi mu Bwakabaka, Oweek Hajjat Mariam Nkalubo Mayanja e Kkooki.
Mu bakwasiddwa ennyumba kuliko, Mukyala Namayanja Janat owokukyalo Kigayaza mu Gombolola ye Buyamba, ng’ono yali asula mu kifulukwa n’abaana be, ssaako Mukyala Hanifah Nakafeero ku kyalo nsonso.

Leave a Reply