Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Sipiika Kadaga asiimiddwa Palamenti
July 15, 2021 · Mubiru Ali
Eyali Sipiika wa Palamenti Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga yasiimiddwa Palamenti olw’emirimu emirungi gyeyakola era naweebwa n’ekirabo ekyamukwasiddwa Clerk wa Palamenti Muky. Jane L. Kibirige. Rt Hon Kadaga yali Sipiika okumala emyaka 10 okuva 2011 – 2021.