Selector Davie ateereddwa ku kakalu ka Kkooti

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Mwebale nnyo Bannayuganda banange olw’okuvaayo ku kya okuteebwa oba nga mufu oba mulamu.
Olunaku olwaleero agiddwa gyabadde akuumirwa mu nkambi y’amaggye e Makindye nabawagizi ba National Unity Platform/ People Power abalala. Ono yawambibwa okuva mu maka ge e Magere nga 12-January era annyumya okutulugunyizibwa kwayiseemu ne banne abalala.
Ono atwaliddwa mu Kkooti y’amaggye e Bombo mu ttuntu lyaleero wabula olw’embeera gyabaddemu ateereddwa ku kakalu ka Kkooti. Mbasaba mwogere okusaba n’abalala bateebwe awatali bukwakulizo bwonna.”
Share.

Leave A Reply