Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,107 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omwana wange abadde wa NRM si People Power

February 27, 2020 · Mubiru Ali

Omusirikale wa Poliisi David Kabuye Kitaawe wa Daniel Kyeyune eyakubiddwa essasi eryamutiddewo e Nansana; “Mpulira enaku ku mutima olwa Mutabani wange okufa. Wabula ekinyongera enyiike kwekulaba Omubaka Latif Ssebagala Sengendo ne banne okujja nga bagamba nti Mutabani wange nti yabadde muwagizi wa People Power – Uganda. Obwedda bakusaku obugoye obumyuufu ku ssanduuke ya Mutabani wange kyokka nga tawagirangako kibiina kirala okuleka National Resistance Movement – NRM”