Sarah Bireete asimbiddwa mu maaso gOmulamuzi wa Buganda…
Sarah Bireete asimbiddwa mu maaso g’Omulamuzi wa Buganda Road navunaanibwa omusango gwokufuna ebikwata ku balonzi mu ngeri emenya amateeka nabyasanguza nga tafunye lukusa kuva eri Kakiiko kabyakulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda.
Ono asindikiddwa ku alimanda okutuusa nga 21-January-2026 nga Kkooti bweyekeneenya abantu 4 baleese okumweyimirira.
#ffemmwemmweffe

