Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere.
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
News
Poliisi ekutte Ssali
June 27, 2023 · Mubiru Ali
Abakungu okuva mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Ddagala mu Ggwanga e Uganda National Drug Authority nga kikolera wamu ne Uganda Police Force olunaku olwaleero bakutte Ssali David nga bagamba abadde awa obubaka obuwudiisa ku kirwadde kyakawuka akaleeta mukenenya nti abuwonya.