Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 133 listening Simba FM Live
News

Palamenti eyisizza etteeka erirungamya ebibiina byebyobufuzi

May 21, 2025 · Mubiru Ali

Palementi eyisizza enoongosereza ya Political Parties and Organisations Amendment Bill 2025 ngalino lyakulungamya ku ngeri ebibiina byebyobufuzi gyebifunamu ensimbi okuva mu Gavumenti. Lino likugira ekibiina kyonna ekitali mmemba wa National Consultative Forum ne Inter-Party Organisation for Dialogue (IPOD) obutafuna nsimbi kuva mu Gavumenti kutambuza mirimu gya kibiina.

#ffemmwemmweffe