Pulezidenti wa Democratic Front Hon Mathias Mpuuga Nsamba Tewaliiwo lutabaalo lutabaako aduumira…olutambula obulungi nolwekyo olutabaalo
🗳️ Pulezidenti wa Democratic Front Hon @Mathias Mpuuga Nsamba; “Tewaliiwo lutabaalo lutabaako aduumira…olutambula obulungi nolwekyo olutabaalo lwonna lulina okukulemberwa omuduumizi nga wankizo, wasimba, mumanyi, mwegendereza, awulira, awuliriza ate ngawuliziganya ne banne. Omutabaazi Omukulu bwabeera nga musaasaanya nga si mukungaanya ye mbeera gyoyogerako essaawa eno netwesanga ng’omutabaazi omukulu nasiwa mu kange…..” Wamusubiddwa ddamu omwote buliro wano; https://youtu.be/yGl72ngQITI
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

