Pulezidenti wa abavubuka emirimu

Omubaka w’essaza ly’e Nakifuma mu Lukiiko lw’Eggwanga olukulu Robert Kafeero Ssekitooleko asabye mukama we mu kibiina kya National Resistance Movement – NRM Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okwetereeza wamu n’okuwa abavubuuka emirimu nti kuba kyekyaviriddeko okubakuba akalulu mu Buganda. Kafeero yawangudwa Fred Ssimbwa Kaggwa owa National Unity Platform – NUP.

Leave a Reply