Pulezidenti Museveni yava ku mulamwa ogwatulwanya – Gen. Mugisha Muntu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Gen. Mugisha Muntu Gregg akwatidde Alliance for National Transformation-Uganda – ANT bendera ku kifo ky’obwa Pulezidenti bw’abadde mu ttawuni y’e Buwangani; “Ekyatutwala mu nsiko twali twagala kutereeza ebyali bisobye, wabula Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni naava ku mulamwa ogwatulwanya. Yasalawo kutamiira byabufuzi, Ababaka ba Palamanti nabo bataamira nebaggyawo ekkomo ku myaka n’ebisanja ekitufuukidde ekizibu. Neebaza nnyo Mw. John Baptist Nambeshe (Omubaka wa Manjiya county, mu Disitulikiti y’e Bududa) okuyimirira ku lw’abantu.”

Share.

Leave A Reply