Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ab’e Gulu bekalakaasizza lwa mulambo ogwasuuliddwa ku mulyango gw’eggwanika

May 5, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze ababadde bataamye obugo bakedde kwekalakaasa ku nguudo mu Disitulikiti y’e Gulu nebawaliriza Poliisi okuggyawo omulambo ogwabadde gusuuliddwa ku mulyango gw’eggwanika ly’e Gulu olunaku lw’eggulo.

Abatuuze amu n’abavuzi ba Boda Boda bebavudde mu mbeera nga bawakanya ekya Poliisi y’e Amuru okuleeta omulambo ogutamanyikiddwako negusuula ku mulyango gw’eggwanika.