Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nayanukula Sheilah C Gashumba; “Muzzukulu, ndi musanyufu nti ovuddeyo okwekkaanya ebigenda mu maaso mu Ggwanga lyaffe. Okuzimba Eggwanga si misinde gyakafubutuko wabula misinde mibunakyalo era tukwanirizza okutwegattako. Osobola okwongera okusoma kubyetutuseeko.
Pulezidenti Museveni ayanukudde Gashumba
Share.