Poliisi yakusomesa abagoba b’ebidduka ku mipiira

Ekitongole kya @Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka ekya kiragiddwa Director Traffic and Road safety okutandika okwekkaanya emipiira gy’ebidduka naddala ku bintu ebikulu nga; sipiidi, obuzito bwegirina okwetikka, ddi lwajakolebwa, gigwako ddi wamu nemifumbe.
Okutandika n’olunaku olw’enkya nga 31-5-2022 abasirikale ba Traffic bakuyimiriza emotoka mu bitundu bya Kampala n’emiriraano naddala ku nguudo mwasanjala okuwabula ba Ddereeva ku mipiira. Poliisi esabye abavuzi b’ebidduka okukolagana obulungi nayo.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply