Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi tekyaswala – Bobi Wine

Bobi Wine; “Ekintu ekisingayo obubi ku bwa Nnakyemalira, bwebatamiira obukulembeze baggwamu ensa. Baggwamu ak’obuntu. Muganda wagge Dan Kyeyune eyakubiddwa esasi kyebakoze kwekwefuga omulambo gwe nebatakoma awo nebagenda mu maaso nebalaga ani gwebakolera ssanduuke nebagiteekako bbendera ya NRM!Maama wa Kyeyune bweyambuuziddwa Bannamawulire yagambye nti omwana we abadde awagira People Power – Uganda nti era okuva lweyegatta ku kisinde kino abadde afuuse omuntu ow’obuvunaanyizibwa.Nkimanyi bulungi nti Muganda waffe ono teyandisiimye kuyisibwa ati mu kaseera kano. Kati ffenna tulina okukimanyi nti tuli kulwaffe. Tulina okufuna obwenkanya”

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort