Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi mu Disitulikiti y’e Buikwe ekutte abagambibwa okutigomya abatuuze

Poliisi mu ttundutundu lya Ssezibwa ekutte abavubuka abagambibwa okuba nga benyigira mukutta, okubba wamu n’okutulugunya abantu mu bitundu by’e Namwezi ne Kyabaggu mu Division y’e Njeru mu Disitulikiti y’e Buikwe.
Bano babadde beyita ba “Boys Boys” nga bakulemberwa Kapol eyakwatiddwa ne banne abalala 11 nga bano okukwatibwa kyaddiridde okumenya ennyumba emu mu kitundu.
Bano basangiddwa n’ebintu ebikozesebwa okumenya amayumba wamu n’ebyambalo by’amaggye. Bano bakuumirwa ku Poliisi y’e Njeru.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort