TEMUSONGA MU BANTU KU TTEMU LY’E MASAKA KATI

Pinterest LinkedIn Tumblr +
AIGP Asan Kasingye; “Buli bwewabaawo obumenyi bw’amateeka obutegeke mubaamu abantu 3 abakulu; abategesi, abateekamu ensimbi wamu n’abatemu bennyini.
Mu kaseera kano si kirungi kusonga nnwe mu bantu nti bebavunaanyizibwa ku ttemu lino. Tuwe Uganda Police Force akadde ekole okunoonyereza kwayo bulungi.”
Share.

Leave A Reply