poliisi eyodde abaana abatasoma ku kalerwe
Poliisi yakoze ekikwekweto ku Kalerwe n’eyoola abaana ababadde bataayaaya mu budde bw’okusoma. Bebasinze okukwata beebo bebasanze mu bibanda bya ffirimu, wamu n’ebifo webazanyira zi ‘game’