Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Poliisi ekutte ababbi ba Pikipiki mu Kampala
August 8, 2018 · Mubiru Ali
Poliisi mu Kampala ezudde pikipiki 3 era nekwata abantu 3 abagambibwa okuba nti benyigira mu bubbi bwa pikipiki mu Kisenyi, Lubiri Ring Road ne Musajjalumbwa mu kikwekweto ekituumiddwa Dumisha Usalaama.
Kigambibwa nti bano babba boda boda ne bazipangulula olwo nebazitunda mu spare. Bano babadde bakozesa amaanyi mangi omuli okulumya oba n’okutta banannyini zo.
