97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Poliisi esazeeko Kyagulanyi n’abawagizi be tebaganyizza kuyingira Kamuli

Uganda Police Force ewaliriziddwa okukuba omukka ogubalaga okulemesa Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine wamu n’abawagizi okutuuka ku kifo wagenda okukuba olukungaana.
Kyagulanyi Poliisi emusaliddeko ku Kyalo Buwolero, mu Buwenge Sub County, mu Disitulikiti y’e Jinja.
Munnamateeka era Omubaka omukyala owa Kampala, omu Shamim Malende, agamba nti abamu ku bawagizi baabwe bakwatiddwa ne batwalibwa ku Kamuli Police Station.

Leave a Reply