97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Poliisi esabye buli gwebawambako ennangamuntu aggulewo omusango

Uganda Police Force evuddeyo nesaba Bannayuganda mwenna ng’ennangamuntu zammwe mwazikozesa ngomusingo oba nga zawambibwa okugenda ku Poliisi yonna ekuli okumpi ofune okuyambibwa.
Poliisi egamba nti ekikolwa kyokuwamba, okutwala, okuwaayo oba okuggya ku muntu ennangamuntu ye ng’omusingo kimenya mateeka.

Leave a Reply