Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 267 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Minisitule ya mazzi emenye ekikomera ekibadde kizimbiddwa mu lutobazi mu Namanve

August 31, 2023 · Mubiru Ali
Abakwasisa amateeka mu Minisitule evunaanyizibwa ku by’amazzi wamu n’obutonde bw’ensi olunaku olwaleero bamenye ekikomero ekibadde kizimbibwa wakati mu lutobazi lw’e Namanve.
National Environment Management Authority (NEMA) Uganda ewagidde omulimu guno ogwokumenya ekikomera kino, ye nannyini kuzimba kikomera kino ateeberezebwa okubeera Munnansi wa Buyindi adduse.