Poliisi ekutte eyabbye omwana e Kyegegwa

Uganda Police Force ng’ekozesa kkamera enkettabikolwa yasobodde okulondoola era nezuula omwana ow’emyezi 2 eyabiddwa e Kyegegwa nga 8-Feb-2022.
Sharifa Linda nga Munnansi wa Democratic Republic of the Congo kigambibwa nti yabadde abbye omwana ono okumutwalira muganzi we gweyalimba nti yamufunyisa olubuto nazaala.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply