Poliisi ekutte 4 n’emmundu e Mityana

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Uganda Police Force mu bitundu by’e Mityana ekutte abantu 4 nezuula n’emmundu. Ekibinja okuva mu kitingole kya Poliisi ekirwanyisa obuzigu bw’emmundu okuva mu ttundutundu ly’e Wamala oluvannyuma lw’okutemezebwako bakoze ekikwekweto mwebakwatidde abagambibwa okubeera ababbi ku kyalo Busimbi e Mityana nga bano basangiddwa n’emmundu nga erimu amasasi 5.

ASP Kawala Rachel
Wamala Region PRO

Share.

Leave A Reply